Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 51 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Leero mubyafaayo

November 21, 2018 · Mubiru Ali
Leero mubyafaayo bwerwali bweruti nga 21-November-1969 eyali Kabaka wa Buganda era Omukulembeze wa Uganda Sir Edward Fredrick David Walugembe Mutebi Luwangula Muteesa II lweyakisi omukono mu ngabo mu Orchard House, Rotherhithe e London nga ebula enaku 2 zokka okutuuka ku mazaalibwa ge.
📷Sir Edward Frederick Mutesa Kabaka wa Buganda ne Nabagereka Damali Catherine Nnakawombe Kisosonkole nga bali mu London