Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 179 listening Simba FM Live

Leero mu byafaayo

May 26, 2020 · Mubiru Ali

#EbirwaByerabirwa:
Bwerwali bweruti nga May 26, 1966 Kabaka wa Buganda mu biseera ebyo Sir Edward Frederick William David Walugembe Mutebi Luwangula Muteesa II nawanganguka oluvannyuma lw’okutoloka mu Lubiri lwe nag lulumbiddwa Abasirikale abaali baduumirwa Idi Amin Dada Oumee ku biragiro bya Pulezidenti Apollo Milton Obote nga bagamba nti Olubiri mwalimu ebyokulwanyisa.
Kino kyaleetawo olutalo sinziggu wakati w’eggye erikuuma Kabaka wamu n’Amaggye. Webalumbira Olubiri nga 24-May Kabaka yalimu mu Lubiri wabula yatoloka nayita e Burundi bwatyo nayolekera ekibuga London mu Bungereza.