Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 571 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Leero mu byafaayo

August 7, 2019 · Mubiru Ali
Bwerwali bweruti mu nga 7-Aug-1973 Pulezidenti Idi Amin Dada Oumee nalangirira Kabineti ya Baminisita empya. Yalonda Baminisita 3 okuli Brig. Barnabas Kili Minisita owaguno naguli, Col. Moses Ali nga Educational and Provincial Administration Minister, Mathew Obado nafuulibwa Minisiter of Internal Affairs.
Amin yavaayo era nategeeza nti yali akirizza ekirowoozo ky’okufuula olulimi oluswayiri olulimi lw’eggwanga. Yategeeza nti bendera y’eggwanga wamu ne Court of Arms tebyali byakukyusibwa, nti era Bannayuganda balina eddembe okwambala wabula nga tebesitaza.