Pecos Kutesa aziikibwa ku Sunday e Kabula

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Emisa yokusabira omugenzi Lt. Gen. Pecos Kutesa mu maka ge e Buziga kugenda mu maaso.
Lt. Gen. Pecos Kutesa yafiira mu Buyindi ku lwokubiri lwa wiiki eno ku myaka 65 nga yawummula okuva mu maggye nga 5 – August – 2021 oluvannyuma lwokuweereza mu ggye lya UPDF okumala emyaka 42.
Kutesa yakiikirirako amaggye mu Palamenti ey’e 10 Kutesa, wakuziikibwa ku Sunday e Kabula, mu Disitulikiti y’e Lyantonde.
Share.

Leave A Reply