Laddu esse wa myaka 09, bana bapookya – Kibuku

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omwana omulenzi wa myaka mwenda 09 akubiddwa laddu emuttiddewo enkya ya leero ate abalala abana nebaddusibwa mu malwaliro nga taasulewo taasiibewo y’ali ku mimwa gy’abantu.

Entiisa eno abadde ku kyalo Bukomolo ekisangibwa mu ggombolola y’e Lwatama mu Disitukikti y’e Kibuku mu buvanjuba bwa Yuganda era nga bano laddu okubakuba, omwana omu Nabunyanga gw’ettiddewo emusanze mu muti songa abalala abana ebasanze mu nnyumba wamu ne bazadde baabwe. Bino bikakasiddwa ssentebe w’ekyalo kino Bukomolo, Kintu Bob. Kibi

Share.

Leave A Reply