Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 483 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Kyewuunyisa! Wuuno Prophet Eboh Noah, owe Ghana eyali…

December 25, 2025 · Radio Simba

Kyewuunyisa! Wuuno Prophet Eboh Noah, ow’e Ghana eyali yategeeza nti yalabikirwa nti Ensi yali yakusaanawo mu mataba agaamanyi nga 25-December-2025 bwatyo nasaba abagobereze be okuwaayo ensimbi bazimbe ebyombo, avuddeyo nategeeza nti Katonda yamulabikidde namutegeeza nti ayongezzaayo ebbanga amusobozese okugaziya ekyombo kye kisobole okutwala omuntu yenna analokoka.
Kigambibwa nti abagoberezi be bangi bali batunze buli kimu nebamuwa ssente zonna.
#kyewuunyisa
#ffemmwemmweffe