97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Kyetaagisa okwojiya abantu ku ndwadde – Dr. Mukwaya


Minisita avunaanyizibwa ku by’obulamu mu Gavumenti ya Ssaabasajja Kabaka Dr. Ben Mukwaya agamba nti kyetaagisa nnyo abantu okwojiwazibwa naddala mu bitundu ebyomumasoso ku ngeri gyebayinza okwetakkuluzaako namunkukumbo w’endwadde ezigenze zikwata abantu abatali bamu songa zandisobose okuziyizibwa.

Dr. Mukwaya agamba nti waliwo abantu abamu abakwatibwa endwadde eziziyizika gamba ng’omusajja okuleetebwa ensiri, omusujja gwomubyenda (Typhoid), olukusense wano nga abantu beetaaga kwojiwazibwa kyokka obulamu butambule kinnawadda.

Okwogera bino Dr. Mukwaya yabadde anyumyamu n’omusasi wa Luboggola Simba.


 

 

About Mubiru Ali

Leave a Reply