Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

kyarenga si luyimba – Bebe cool

Olukalala lw’ennyimba ezikoledde Bebe Cool omwaka 2018
SINGLE HITS
1-Chosen Becky-Bankuza
2-Irene Ntale-Gukuba
3-Lydia Jazmine-You and me
4-Rema-Sili muyembe
5-Allan Toniks -Romance
6-Hitnature-Twazikoze
7-Levixon-Turn the replay
8-Bobi wine – Kyalenga
Abayimbi ba Band mulabika mutandise okuteeka wansi ebikola naye ekyo sikirungi, tubetaaga kuba muli bunzaali mu nva era mbategeeza nti enva teziwooma nga temuli bunzaali.
Mwe abalina oluyimba olumu ku list eno omwaka guno kitegeeza nti oluyimba luno lubadde lwakabi nnyo kuba waliwo abalinako ennyimba ebiri n’okusingawo.
Ate ye Bobi Wine, oluyimba lwa Kyarenga sirulungi yadde wabula akozesezza byabufuzi okulusindika era lwakabi mu mbeera eyo naye eky’okuba nti luyimba lulungi ekyo nedda.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort