Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Kyagulanyi yekwasa nnyo – Munnamateeka wa NRM
February 23, 2021 · Mubiru Ali
Munnamateeka wa National Resistance Movement – NRM Hussein Kashillingi; “Mpulidde Kyagulanyi aka Bobi Wine bamusibira mu maka ge. Okwemulugunya kuteekebwayo Bannamateeka so ssi ye eyemulugunya. Yalina obusobozi obufuna Bannamateeka be. Kyali tekyetaagisa Hon. Kyagulanyi kutalaaga Ggwanga lyonna okuteekayo okwemulugunya kwe.”