Kyagulanyi ne Amuriat tebalabiseeko mu EC

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP ne Patrick Oboi Amuriat owa Forum for Democratic Change tebalabiseeko eri akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda gyebayitiddwa okunnyonyola lwaki banyomoola ebiragiro by’okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19. Banno basindise Bannamateeka baabwe wamu n’abakulu okuva mu kibiina okubakiiikirira.
Share.

Leave A Reply