Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
KYAGULANYI MUNTU WANJAWULO YETAAGA OBUKUUMI – Col. Deo Akiiki
May 10, 2021 · Mubiru Ali
Amaggye gayiriddwa mu maka ga Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine. Wabula ye amyuuka omwogezi wa maggye ga Uganda People’s Defence Forces – UPDF Col. Deo Akiiki akirizza nti amaggye ddala bagatedeyo kubanga Kyagulanyi muntu mukulu nnyo mu Ggwanga era yetaaga obukuumi bw’amanyi.
facebook volgers kopen