Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 89 listening Simba FM Live

Kyaddaaki abanene mu Poliisi ya Uganda bakirizza okusisinkana Stella Nyanzi

June 15, 2018 · Mubiru Ali

Abakyala 20 abegattira awamu mu kibiina kya Women’s Protest Working Group (WPG) basisinkanye Omumyuka w’akulira Poliisi mu Uganda D/IGP Brig. Sabiiti Muzeyi, Asan Kasingye, Emirian Kayima n’abalala ku nsonga ezikwatagana n’okuwamba wamu n’okutta abakyala mu ggwanga.