kuteesa addeko ebbali – ababaka

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abamu ku babaka ba Palamenti baagala Minisita akola ku nsonga z’ebweru Sam Kutesa adde ebbali asobole okunoonyerezebwako obulungi ku bikwatagana n’enguzi okuva mu Kkampuni y’a Baccaayina emu ng’eyagala abagondezeemu nga bazze okukolera kuno emirimu.
Ssaabawolereza wa Gavumenti yasoose kutegeeza Palamenti nga Pulezidenti Kaguta Museveni bweyamulagidde edda okutandika okunoonyereza ku Kuteesa.

Share.

Leave A Reply