Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 316 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Ku ssente zino ezigenda okusasulwa Kiconco kuliko nezebyappa? – Hon. Latif

February 9, 2021 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Kawempe North mu Palamenti Hon. Latif Ssebagala Sengendo avuddeyo nasaba Akakiiko k’ebyettaka kannyonyole ku nsimbi obuwumbi 300 mu obukadde 800 obugenda okusasulwa Medard Kiconco okumuliyirira olw’ettaka lyomu Lusanja olwo abantu abasulirira okusengulwa omulundi omulala ku biragiro bya Kkooti alibalekere oba nga ku nsimbi zino kwekuli n’okuweebwa ebyapa ebiraga obwannanyini.