Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 208 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ku luno Museveni tagenda kutwala buwanguzi bwange nga ntunula – Besigye.

January 27, 2016 · Mubiru Ali

FB_IMG_1453386818184Akwatidde FDC bendera ku kuvuganya ku ntebe y’eggwanga mu kalulu akabindabinda, Col. Dr. Kizza Besigye agamba nti ku mulundi guno tagenda kutunula nga Museveni amubbako obuwanguzi bwe mu kalulu.

Besigye agamba nti ku luno obuyinza bulina okuva mu mikono gya bamukwata mmundu budde mu bantu.

Besigye yabadde mu kibuga kye Buwama mu disitulikiti ye Mpigi nga awenja kalulu ka bwa Pulezidenti.