Ku kyokugemebwa nfunyeemu ekirowoozo ekirala – Hon. Munyagwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change era Omubaka wa Kawempe South Mubarak Munyagwa; “Nze omu ku baali besunze enmyo okugemebwa ekirwadde kya #COVID-19 naye kubyatuuseewo ntandise okufunamu ebitengo n’endowooza endala.
Mu buli nsi okugema gyebakutongozezza, Pulezidenti yasooka okugemebwa naye mu Yuganda yabadde Minisita wa Byabulamu.”

Share.

Leave A Reply