Kooti ye Makindye ezzeemu okuggula emisango ku Lukwago ne Besigye.

Kooti y’eddaala eryokubiri e Makindye ezzeemu okuggula emisango ku Erias Lukwago ne Col Dr. kiiza Besigye.

Kino kizze oluvannyuma lwa Lukwago ne Besigye okulemererwa okugenda ku kooti emirundi ebiri nga baayitiddwa  okwewozaako ku misango egyabaggulwako police oluvannyuma lw’okukuba olukungaana olutaali mu mateeka ku Sharing Hall e Nsambya .

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati 
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa

Throwback 🤟🤟🤟🎤🎤🔥Enyimba Eziyiseeko Emyaka #Wali luddawa Ebiseera Ebyo Mwanatu Twegatteko Live Ku 97.3 #RadioSimba Kati Kati
#OldiesAreGoodies
Sureman Ssegawa
...

3 0 instagram icon
Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama.

Daniel Oketch 37 Ddreeva wa loole egwiridde emotoka ya buyonjo netta Munnamateeka Okoit Rapheal olwaleero Uganda Police Force emukutte nemuggalira ku Poliisi Entebe. Ono aguddwako omusango gwokuvugisa ekimama. ...

64 4 instagram icon
Olwaleero mazaalibwa ga Ssenjovu Ivan aka Kasagazi Tumbeetu. Tukwagaliza olunaku lw'amazaalibwa olulungi.

Olwaleero mazaalibwa ga Ssenjovu Ivan aka Kasagazi Tumbeetu. Tukwagaliza olunaku lw`amazaalibwa olulungi. ...

8 0 instagram icon