Breaking
News: Ate lubadde nate aaa….okwewandiisa mu Ngule kwengedde. News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 230 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Kooti erinnye eggere mu buwanguzi bwa Singh.

November 6, 2015 · Mubiru Ali

Kooti enkulu mu Kampala eyisizza ekiragiro ekigaana akakiiko k’ebyokulonda mu NRM okulangirira Katongole Singh ku buwanguzi bwa NRM mu Lubaga okugikwatira bendera ku ky’obubaka bwa Palamenti.
Festo Nsenga omuwandiisi wa kooti eno agamba nti obujulizi obuleeteddwa Brian Tindyebwa bulaga nti ebiwandiiko bya Singh ebyobuyigirize bifu era ssibituufu. Nti yeekobaana ne ekitongole kya NCHE.
Singh aweereddwa ennaku 15 yewozeeko.