Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Kkooti y’amaggye emuggyeeko emisango

August 23, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka Kyagulanyi Ssentamu Robert owa Kyaddondo East nga afuluma Kkooti y’amaggye e Gulu nga yakateebwa bwatyo nga ayambibwako babaka banne wamu nab’enganda ze okutambula.
Wabula wayiseewo akaseera mpawekaaga bwatyo nategezebwa Lawyer we Medard Ssegona nga bwafunye ekiragiro okuva mu Chief Magistrate Court nti Omubaka mukwate era yetaagibwa. Bwatyo asiddwa mu motoka ya Poliisi ebadde emulindiridde nawelekerwako mukyala okugenda mu Kkooti e Gulu.