Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 652 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Kkooti eyisizza ekiragiro bakuntumye ekiggya ku Kyaligonza

June 11, 2019 · Mubiru Ali

Omulamuzi wa Kkooti enkulu e Mukono Juliet Hatanga olunaku lw’eggulo yavuddeyo nafulumya ekiwandiiko kibakuntumye ekirala nga kino kyaweereddwa omuduumizi wa poliisi Martin Okoth Ochola akiteeke mu nkola akwate Maj. Gen. Matayo Kyaligonza wamu n’abakuumi be wonna gyebekukumye era batwalibwe mu Kkooti
Kino kiddiridde Maj. Gen. Kyaligonza ne banne okuli Cpl. Peter Busindiche, Pt. John Okurut okugaana okweyanjula mu Kkooti oluvannyuma lw’emirundi ena nga nga bayitibwa nebatalabikako.
Bano bavunaanibwa omusango gw’okukuba omusirikale wa Poliisi y’ebidduka Esther Namaganda.