Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 264 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Kkooti eyimirizza ekiragiro kya UCC

May 24, 2019 · Mubiru Ali

Omulamuzi wa Kkooti enkulu Lydia Mugambe avuddeyo nawa ekiragiro ekigaana Radio ne TV mu Ggwanga okussa mu nkola ekiragiro ekyaweebwa ekitongole ekivunaanyizibwa ebifulumizibwa ku mpewo ekya Uganda Communications Commission (UCC) ekyokuwumuzza Bannamawulire 39 okutuusa nga omusango ogubavunaanibwa gutegeereddwa.
Omulamuzi agamba nti ekiragiro yakigaanye kuba kirinyirira eddembe lya Bannamawulire wamu n’eddembe ly’obuntu.
Omulamuzi era yewuunyizza engeri omusango gw’okukuma mu Bantu omuliro gyegwawaabwa eri UCC so nga gwali gulina kutwalibwa ku Poliisi.