Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 249 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kkooti etaddewo olwa 14 okuwulira okusaba kw’aba NUP

October 16, 2023 · Mubiru Ali
Kkooti y’Amagye etuula e Makindye ng’ekubirizibwa Ssentebe waayo Brig. Freeman Mugabe etadewo olwa nga 14 okuwulira okusaba kw’okweyimirirwa kwa bannakibiina ki National Unity Platform 32 abavunaanibwa emisango omuli okusangibwa n’ebiteeberezebwa okubeera ebintu by’Amagye n’ebirala.
Olwaleero kkooti ewulirizza omusango guno era omujulizi omulala aleetedwa mu Kaguli n’awa obujulizi bwe.