Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 72 listening Simba FM Live

Kkooti esonyiye Bannayuganda abaali bakukusibwa

July 26, 2018 · Mubiru Ali

Kkooti e Nairobi ku lw’okusatu yasonyiye abawala 20 Bannayuganda abakwatibwa ku kisaawe kya Jomo Kinyatta International Airport nga bakukusibwa okugenda mu ggwanga lya Oman ku Monday.

Bano bakkirizza nti bakozesa stamp z’ekitongole kya Kenya eky’ebyokwerinda engingirire mu Passport zaabwe.