Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 1,331 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Kkooti esazizzaamu ssente ezalina okuweebwa ennyumba ya Kakoma

July 15, 2019 · Mubiru Ali

Kkooti ejjulirwamu esazizzaamu ssente obukadde 50, kkooti enkulu zeyali ewadde ab’ennyumba y’omugenzi George William Kakoma eyayiiya oluyimba lw’ eggwanga. Kkooti egamba nti Kakoma yasasulwa enkumi bbiri mu 1962 nga akasiimo olw’omulimu gweyakola nga teyetaaga kuwa ssente ndala.