Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,429 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Kkooti esaze ku kibonerezo kya Arinaitwe

August 9, 2019 · Mubiru Ali

Kkooti ejulirwamu mu Kampala olunaku lw’eggulo yavuddeyo n’esala ku kibonerezo ekyali kyaweebwa omutemu Richard Arinaitwe eky’okusibwa amayisa. Ono yasingisibwa omusango gw’okutta Omumerika Cecelia Goetz.
Omulamuzi yamusaliddeko ebbanga nalagira asibwe emyaka 30 gyokka wabula gino gifuuse 8 n’emyezi 9 olw’okuba nti ono abadde amaze emyaka 16 e Luzira.