Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 861 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Kkooti eragidde omusirikale wa UPDF atwalibwe akeberebwe omutwe

February 27, 2023 · Mubiru Ali

Kkooti y’Eggye lya UPDF etuula e Makindye olunaku olwaleero eragidde omujaasi w’eggye lya UPDF Cpl Agaba Simon eyatta bajaasi banne 3 e Somalia atwalibwe akeberebwe omutwe nga tanawozesebwa era bwekizuuka nti mulamu avunaanibwe emisango gy’obutemu.