Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
Kkooti eragidde BOU okudiza Sudhir Crane Bank
February 11, 2022 · Mubiru Ali
Kkooti Ensukkulumu mu Kampala eragidde nti obuyinza bwokuddukanya Crane Bank buddizibwe abaalina emigabo mu bbanka eno okuli ne Sudhir Ruparelia era neragira ne Bank of Uganda okusasula Sudhir ensimbi zonna zeyasaasanya mu Kkooti zonna okuli Ensukkulumu wamu n’ebbiri ezawansi. Ensala eno emazeewo olutalo olumaze emyaka 5 mu Kkooti.