Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 130 listening Simba FM Live
News

Kkooti eragidde baddemu okulonda mu Kawempe North

May 26, 2025 · Mubiru Ali

Kkooti Enkulu mu Kampala esazizzaamu okulondebwa kwa Munnakibiina kya National Unity Platform Elias Luyimbaazi Nakukoola ku kifo ky’Omubaka wa Kawempe North.
Omulamuzi Bernard Namanya, yasazizzaamu obuwanguzi bwa Nalukoola era nalagira Akakiiko k’Ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda okuddamu okutegeka okulonda okulala mu Kawempe North.
Kkooti egamba nti Nalukoola yanoonya akalulu ku lunaku lwokulonda ssaako n’abalonzi 16640 nga bano obululu bwabwe tebwabalibwa.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe