Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 1,065 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu

August 5, 2026 · Radio Simba

🚨 Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu abalala 7 bbo baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa mayisa. Bano kuliko; Lubega Yusuf, Wasswa Hussein, Ssali Muzamiru, Kyewolwa Abubaker, Kisaalita Mahad, Kato Hassan Miiro ne Bukenya Ismail.
Omulamuzi Alex Mackay Ajiji ategeezezza nti obujulizi bulaga nti Buwembo yeyasalako engalo za Magara namukuba eddagala lya Ketamine ssaako n’okumussa ekiziyiro.
Obujulizi buluma Nakandi nti yeyakuuma nga Magara nti era yeyavaayo nekirowoozo ekyokutta Magara nga agamba nti yali abetegerezza nga asabola okubalonkoma.
Kkooti eragidde DPP okuwamba ebyobugagga byabano byebagula mu ssente zebasaba bazadde ba Magara era bitundibwe ssente ezinavaamu ziweebwe aba Famire ya Magara.
Ebyobugagga byebagula kulika yiika 3 ez’ettaka e Buikwe nga libalirirwamu obukadde 140, yiika y’ettaka e Luweero wamu n’emotoka. Omulamuzi era alagidde emotoka 3 ezakozesebwa mu kulondoola Magara, okumuwamba, oku

Radio Simba News