Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 269 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kkooti Enkulu mu Kampala eronze olwa December 22…

December 16, 2025 · Radio Simba

Kkooti Enkulu mu Kampala eronze olwa December 22 nga lwegenda okuwa ensala yaayo ku musango ogwatwaliddwayo Munnakibiina ki National Unity Platform eyali yesimbyeewo ku kifo ky”omubaka owa Busiro East, Mathias Walukagga, ngawakanya eky’Akakiiko k’Ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda okumuwandula okuva mu Kalulu nga kagamba nti talina biwandiiko byabuyigirize bimala.
Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026