🚨 Kkooti Enkulu e Masaka egobye omusango ogwatwalibwayo Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM era nga yaliko Minisita Vincent Bamulangaki Ssempijja ngono yaddukirayo ngawakanya obuwanguzi bwa Munnakibiina ki National Unity Platform Hon Yusufu Kiruluuta Nkerettanyi ku kifo ky’omubaka wa Palamenti owa Kalungu East.
Bya Maggie Kayondo
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

