Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 169 listening Simba FM Live

Kkooti ekirizza Ssegiriinya okweyimirirwa

September 27, 2021 · Mubiru Ali

Olunaku olwaleero Kkooti ekirizza okweyimirirwa kwa Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates. Kino kizze oluvannyuma lwokugaana okusaba kwe okweyimirirwa oluvannyuma lw’omu kubamweyimirira e Masaka MP Zaake Francis Butebi obutabaawo mu buntu ngali mu Amerika. Olunaku olwaleero Omubaka Nsanja Patrick avuddeyo namweyimirira.