Breaking
News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,384 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Kkooti ekakasizza Paul Nsubuga ng’Omubaka wa Busiro North

June 15, 2022 · Mubiru Ali

Kkooti Ejulirwamu mu Kampala olunaku olwaleero ekakasizza okulondebwa kwa Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon Nsubuga Paul Busiro North ku kifo ky’omubaka wa Busiro North oluvanyuma lw’okugoba omusango gwa Munnakibiina kya Democratic Party Uganda, Edgar Lubadde eyaddukira mu Kkooti eno ngawakanya okusalawo kwa Kkooti Enkulu gweyatwalayo ngawakanya okusoma kwa Nsubuga.