Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba.
News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon.
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
Kkooti Ejulirwamu erangiridde Joyce Baagala ku kifo ky’omubaka
June 24, 2022 · Mubiru Ali
Kkooti Ejulirwamu mu Kampala olunaku olwaleero ekakasizza Munnakibiina kya National Unity Platform Joyce Baagala Ntwatwa ng’omubaka Omukyala omulonde owa Disitulikiti y’e Mityana ng’ono awangudde Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ebyattaka n’ekulaakulana y’ebibuga Hon. Judith Nabakooba.