Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 310 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Kkooti egobye ogw’ababadde bayimiriza okulondebwa kwa Pulezidenti wa FUFA

July 27, 2017 · Mubiru Ali

Kkooti enkulu mu Kampala egobye okusaba okwakolebwa abawagizi b’omupiira basatu abaali bakuliddwamu Edrine Bazannye nga bano baali baluubirira ekuyimiriza okulondebwa kwa Pulezidenti wa FUFA okulina okubaayo nga 05 Augusto omwaka guno.

Abantu bano babadde era bawakanya ekya Eng. Moses Magogo Pulezidenti wa FUFA okuddamu okuvuganya ku kifo kino nga tavuganyiziddwa.

Omulamuzi Henreyata Wolayo asabye Bazannye ne banne okusasula Moses Magogo awamu n’akulira emirimu mu kitongole kino Edgar Watson nga kwotadde ne National Council of Sports ssente zebasaasaanyizza mu musango guno. ย