Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda.
News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
Kkooti egaanye Minisita okumweyimirira
April 12, 2023 · Mubiru Ali
Kkooti ewozesa abakenuzi n’abali b’enguzi olunaku olwaleero eggaanye okusaba kwa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Karamoja okwokweyimirirwa. Kkooti etegeezezza nti ono taleese bantu batuukiriza bisaanyizo bimala kumatiza Kkooti kumweyimirira. Ku bantu 4 baleese omu yekka yabadde nebisaanyizo.