Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 307 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Kkooti e Jinja eyongezaayo omusago oguvunaanibwa Omusinga

May 25, 2017 · Mubiru Ali

Kkooti e Jinja eyongezaayo okuwulira omusango oguvunaanibwa Omusinga we Rwenzururu Charles Wesley Mumbere n’abakuumi be 156 okutuusa nga 16 June 2017.

Kino kituuseewo oluvannyuma lw’omuwaabi wa gavumenti James Muliro okutegeeza Omulamuzi Francis Kaggwa nga empapula ezisindika Mumbere ne banne mu kkooti ya International Crimes Division bwetazirina nga bweyali ategezezza.

Bwatyo Muliro nasaba kkooti eyongere Poliisi obudde efundikire okunoonyereza kwaayo.

Bbeyiro ya Mubere eyongezeddwayo okutuusa nga 16-June-2017 bbo abakuumi be nebazibwayo ku limandi mukkomera e Kirinnya.