Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 755 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Kkampuni ya Spiro ngeno yebunyisa booda booda zamasanyalaze…

February 1, 2026 · Radio Simba

Kkampuni ya Spiro ngeno yebunyisa booda booda z’amasanyalaze eza Spiro etutte abavuzi ba booda booda mu lukungaana olwenaku essatu e Dubai mu kaweefube gweriko ow’okubunyisa obulungi bwebidduka ebikolera ku masanyalaze okusobola okukuuma obutonde bw’Ensi.
Boda boda Union Brand Manager Fred Ssenoga, bwabadde ayogerako eri abagenyi mu Continental Hotel e Dubai atenderezza Spiro olwokubawa omukisa okulaba ebintu bwebikolebwa mu Nsi endala.
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe