Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 394 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Kkampuni ya Israel ekungudde enjaga gyeyalima

June 20, 2019 · Mubiru Ali
Kkampuni ya Israel Together Pharma Limited ekungudde ekirime ky’enjaga ey’eddagala eyasooka okusimbibwa mu Yuganda wadde nga Gavumenti ya Yuganda yayisa ekirigiro eikyimiriza layisinsi yaayo eyali egiweereddwa okugirima mu Yuganda.
CEO wa Together Pharma Nissim Bracha yategeezezza mu kiwandiiko ekyafulumizziddwa aba Tel Aviv Stock Exchange Authority Ltd nti bakungudde enjaga ey’eddagala eyasooka okusimbibwa (cannabis inflorescences) ku ffaamu yabwe mu Yuganda wiiki eno era nebasimba n’endala.