Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 357 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Kkampuni eyakwasibwa omulimu gwokukola nnamba za motoka teteekangawo yadde omusuumaali ogusiba ennamba

August 17, 2023 · Mubiru Ali
Ababaka abatuula ku Kakiiko ka Palamenti bawuniikiridde bwebakyaddeko ku bifo 2 awagambibwa okubeera kkampuni ya Global Security, eyaweebwa omulimu gwokukola digital number plates okulaba oba nga yateeka mu bibanda by’emotoka ebifo webateerako ennamba zino.
Wabula Ababaka bano basanzeewo weema 2 zokka ezikola nga offiisi za Kkampuni mu bibanda by’emotoka enkadde.