Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Kkamera zitukolera ebyamagero – Poliisi
November 5, 2018 · Mubiru Ali
Police etegezezza nga kati bwetandise okufuna obwangu okunoonya abazzi b’emisango, oluvanyuma lw’okuteeka Camera kalondoozi mu bitundu bya Kampala ebitali bimu.
Police egamba abasazi b’ensawo wamu naabo abatomera abantu nebadduka kati kyangu okubafuna obutafaanana nga bwekibadde nga tewali Kkamera.
ย 