Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 492 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Kkaadi zino zasuzaako bangi ku nsiko, ku miti…

December 26, 2025 · Radio Simba

Kkaadi zino zasuzaako bangi ku nsiko, ku miti waggulu abalala nga babasiba ku miguwa ne babetolooza ebyalo n’ebyalo nga bangi ku bano kati babitiibwa era bamaanyi mu Ggwanga. Omusolo gwomutwe ogujjukirako ki?!
* 1987 – Shs: 10,000/= (Green)
* 1988 – Shs: 1,700/= ( Red)
* 1989 – Shs: 5,000/= (Blue)
* 1990 – Shs: 5,300/= ( Yellow)
* 1991 – Shs: 11,300/= (Yellow)
* 1992 – Shs: 19,300/= (Yellow)
* 1993- Shs; 19,500/= (Yellow).
#ffemmwemmweffe
📸 Kenneth Mutenyo

Radio Simba News