Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 367 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kizza eyagezaako okutema omusuubuzi asindikiddwa ku alimanda

May 22, 2024 · Mubiru Ali
Ashraf Kizza eyalabikira mu katambi ngagezaako okutemula omusuubuzi Sam Turyamuhaki yatwaliddwa mu Kkooti ye Mmengo. Ono yaguddwako emisango 2 okuli okugezaako okutta omuntu wamu nokugezaako okubba ngakozesa eryanyi.
Omuwaabi wa Gavumenti Carolyn Mpumwire yategeezezza Kkooti nti okunoonyereza ku musango guno kwawedde dda nti era balindiridde kusindikibwa mu Kkooti Enkulu
Adams Byarugaba omulamuzi wa Kkooti esookerwako teyamukirizza kwewozaako kuba omusango ogusooka ogumuvunaanibwa gwa naggommola nga gulina kuwulirwa kkooti enkulu era namusindika ku alimanda mu kkomera okutuusa nga 27-June.
Bya Christina Nabatanzi