Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 281 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Kizza Besigye atwala NRM mu Kkooti lwakukyuusa byeyayogera

November 1, 2020 · Mubiru Ali

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC era Pulezidenti wa The Peoples Government – PG Rt. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeyo nategeeza nga bwagenda okukuba ekibiina kya National Resistance Movement – NRM mu mbuga nti era yalagidde dda Bannamateeka be okwekenenya ensonga eno oluvannyuma lw’okukozesa eddoboozi lye mu kalango akanoonyeza Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ye lyagamba nti balikyuusizzakyuusizza okutuukiriza ebiruubirirwa byabwe.