Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 208 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Kizza Besigye akwatiddwa

May 12, 2022 · Mubiru Ali

Eyaliko Pulezidenti wa Forum for Democratic Change – FDC Rt. Col. Dr. Kizza Besigye akwatiddwa poliisi wabweru w’amakaage e Kasangati nga Uganda Police Force egamba nti abadde ategeka kugenda mu Kibuga ekikulu Kampala yekalakaase olw’ebbeeyi y’ebintu eyekanamye.