Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,160 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Kizza Beisgye atwaliddwa ku Poliisi e Mityana

April 18, 2019 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye atuusiddwa ku Poliisi y’e Mityana nga agiddwa e Mubende gyeyabadde agenze ne Bannakibiina okukuba olukungaana. Poliisi ewaliriziddwa okugenda nga ekuba amasasi mu bbanga mu kubo gyabamuyisizza okusobola okugoba abantu ku kubo ababadde bagikasukira amayinja.