Kiwanda ebintu abikwata bukusu – Ssemujju Nganda

Hon. Ibrahim Nganda Ssemujju Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC; “Ekizibu kya Kiwanda (National Resistance Movement – NRM) ebintu ebikwata bukusu. Bwokola ekyo obeera ogenda kugwa ebigezo kuba ojjakuba byosoma tobitegedde.
Ayogera ku malwaliro agazimbiddwa, naye agamu tegalina lift zikola! Ayogera ku masanyalaze, osobola okutulagayo ddaamu emu eyazimbibwa nga ssente tebazewoze? Njagala okuyozayoza Kiwanda, asobodde okukwata Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni byayogedde byonna obukusu.”

Leave a Reply