Kituufu twakola ensobi ku buwumbi 10 – Patrick Ocailap

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Eyali omumyuka w’omuteesiteesi omukulu mu Minisitule y’Ebyensimbi Patrick Ocailap yakkirizza bwebakola ensobi okusasula obuwumbi 10 obwali obwokuliyirira abali babanja Gavumenti.
Bino yabyogeredde mu kakiiko ka Palamenti akalondoola emirimu nensaasaanya y’ensimbi mu bitongole bya Gavumenti ak COSASE. Era mungeri yeemu Akakiiko kakunyizza n’eyali omuwandiisi omukulu mu Minisitule eno Keith Muhakanizi ye yeegaanidde ddala byonna ebikwata ku nsimbi zino.
Share.

Leave A Reply