Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 995 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Kitokose ssikisaanikire e Namboole nga Cranes emegga Togo.

November 15, 2015 · Mubiru Ali

IMG-20151115-WA0005Namboole awuumye akawungeezi ka leero nga Uganda Cranes emegga eya Togo ku ggoolo 3.0, mu kusunsulamu abaneetaba mu bibijja ebiyingira emipiira gy’ekikopo kyensi yonna.

Cranes kati Kitegeeza nti ekubye Togo ate ne ku bugenyi ku mugatte gwa goolo nnya ku zero.

Ggoolo za Cranes ziteebeddwa Geoffrey Maasa ne Farouk Mia ateebyeko bbiri.

IMG-20151115-WA0004