Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 46 listening Simba FM Live

kitatta wakwewozaako mu january 2019

December 18, 2018 · Mubiru Ali

Kkooti y’amaggye eragidde omuyima w’ekisinde kya Boda Boda 2010 Abdallah Kitatta n’abalala 9 okuvaayo batandike batandike okwewozaako ku misango egibavunaanibwa okuli ogw’okubeera n’ebyokulwanyisa nga tebiri mu mateeka.Kkooti yataddewo olwa 7-January-2019 okuwulira okwewozaako kwa Kitatta ne banne era n’okulaga engeri gyebagenda okwewozaako.